
Zikomekkerezebwa Lwamukaaga luno mu kisaawe e Nakivubo n’emipiira ebiri.
Ogw’akamalirizo – ssaawa mwenda (3:00 PM)
Ssingo ezannya Buweekula

Ekifo ekyokusatu – ssaawa mukaaga (12:00 PM)
Bugerere ezannya Kyaggwe.
Era abantu ba Buganda mwena mukubirizibwa okujja okuwagira tusobole okukuuma ekitibwa ky’omupiira gwa amasaza gaffe.
Ekirala tukwate obudde ate tuwagire mu mirembe.